Genesis 50:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yozefu ne yeesuula ku kitaawe nga bw'akaaba n'okumunywegera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu n’agwa mu maaso ga kitaawe n’akaaba, n’amunywegera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'agwa ku kitaawe n'akaaba nnyo, n'amunywegera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu ne yeesuula ku kitaawe nga bw'akaaba era nga bw'amunywegera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'agwa ku maaso ga kitaawe, n'amukaabirako, n'amunywegera: