Genesis 50:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne baweereza Yozefu obubaka nti: “Kitaawo nga tannafa yatulagira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyebaava bamutumira nga bagamba nti, “Kitaawo bwe yali tannafa yatulagira nti
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne batumira Yusufu nga boogera nti, “Kitaffe bwe yali nga tannafa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne batumira Yosefu nga bagamba nti: “Kitaffe bwe yali nga tannafa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batumira Yusufu nga boogera nti Kitaatvo yalagira bwe yali nga tannafa ng'ayogera nti