Genesis 50:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yozefu n'abeera mu Misiri wamu n'ennyumba ya kitaawe yonna; Yozefu yawangaala emyaka kikumi mu kkumi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu n’abeera mu Misiri, ye n’ennyumba ya kitaawe. N’awangaala emyaka kikumi mu kkumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'atuulanga mu Misiri ye n'ennyumba ya kitaawe; n'awangaala emyaka kikumi mu kkumi (110).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu n'abeeranga mu Misiri wamu n'ab'ennyumba ya kitaawe, n'awangaala emyaka kikumi mu kkumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'atuulanga mu Misiri ye n'ennyumba ya kitaawe: Yusufu n'awangaala emyaka kikumi mu kkumi.