Genesis 50:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Faraawo n'amugamba nti: “Yambuka oziike kitaawo, nga bwe yakulayiza.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Falaawo n’addamu nti, “Genda oziike kitaawo nga bwe yakulayiza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo n'ayogera nti, “Genda oziike kitaawo nga bwe yakulayiza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'addamu nti: “Genda oziike kitaawo, nga bwe yakulayiza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo n'ayogera nti Yambuka oziike kitaawo nga bwe yakulayiza.