Genesis 50:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yozefu n'ayambuka okuziika kitaawe. Abakungu ba Faraawo bonna baagenda naye, abeebitiibwa bonna ab'omu lubiri ne mu nsi yonna ey'e Misiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu n’ayambuka wamu n’abaweereza ba Falaawo bonna, n’abakulu b’ennyumba ye, n’abakulu ba Misiri bonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'agenda okuziika kitaawe; n'abaddu bonna aba Falaawo, n'abakungu ab'omu nnyumba ye n'ab'omu nsi ey'e Misiri ne bagenda naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yosefu n'agenda okuziika kitaawe. Abaweereza ba kabaka bonna, n'abakungu b'omu lubiri lwe, n'abakungu bonna ab'omu nsi y'e Misiri, ne bagenda wamu ne Yosefu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'ayambuka okuziika kitaawe: ne wagenda naye abaddu bonna aba Falaawo, abakadde ab'ennyumba ye n'abakadde bonna ab'ensi y'e Misiri,