Genesis 50:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abavuzi b'ebigaali n'abeebagazi b'embalaasi baayambuka naye. Kyali kibinja kinene nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agenda n’amagaali n’abeebagala embalaasi era ekibiina kyali kinene nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yusufu n'agenda n'ab'amagaali, n'abeebagadde ku mbalaasi; ekibiina ne kiba kinene nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agenda n'abaali mu magaali, n'abeebagadde ku mbalaasi, ne kiba ekibiina kinene nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne wayambuka naye amagaali era n'abeebagadde ku mbalaasi: ne kiba ekibiina ekinene ennyo.