Genesis 6:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yazaala abaana basatu ab'obulenzi: Seemu, Kaamu ne Yafesi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nuuwa yalina batabani be basatu: Seemu ne Kaamu ne Yafeesi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nuuwa yalina abaana basatu: Seemu, Kaamu, ne Yafeesi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
yazaala Seemu ne Haamu ne Yafeeti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nuuwa n'azaala abaana basatu, Seemu, Kaamu, ne Yafeesi.