Genesis 6:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi yali nnyonoonefu mu maaso ga Katonda, nga yonna ejjudde obukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi yali nnyonoonefu mu maaso ga Katonda era ng’ejjudde eddalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi n'eyonooneka mu maaso ga Katonda, ensi n'ejjula eddalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi n'eyonooneka mu maaso ga Katonda, era n'ejjula eby'obukambwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi n'eyonooneka mu maaso ga Katonda, ensi n'ejjula eddalu.