Genesis 6:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda yalaba ng'ensi eyonoonese, kubanga buli muntu ku nsi yali mwonoonefu mu neeyisa ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda n’alaba ensi, era laba, ng’eyonoonese mu kweyisa kwayo kubanga buli muntu yenna yali kyetwala nga tewakyali mutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'alaba ensi, ng'eyonoonese; kubanga ekirina omubiri kyonna kyali nga kimaze okwonoona ekkubo lyakyo ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'atunuulira ensi, n'alaba ng'eyonoonese, kubanga buli muntu yali ayonoonye obulamu bwe ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'alaba ensi, ng'eyonoonese; kubanga ekirina omubiri kyonna kyali nga kimaze okwonoona ekkubo lyakyo ku nsi.