Genesis 6:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nowa n'akolera ddala byonna nga Katonda bwe yali abimulagidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nuuwa n’akola byonna nga Katonda bwe yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nuuwa n'akola byonna Katonda bye yamulagira okukola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Noowa n'akola byonna Katonda bye yamulagira okukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nuuwa n'akola bw'atyo; nga byonna Katonda bye yamulagira bw'atyo bwe yakola.