Genesis 7:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byayingira eri Nowa bibiri bibiri, okuva mu buli kitonde ekirina obulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne biyingira mu lyato lya Nuuwa bibiri bibiri byonna ebyalimu omukka ogw’obulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne biyingira ne Nuuwa mu lyato, bibiri bibiri ku buli ekirina omukka ogw'obulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyayingira ne Noowa mu lyato, byali ekisajja n'ekikazi ku buli kika ky'ebiramu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne biyingira eri Nuuwa mu lyato bibiri bibiri mu buli nnyama yonna erimu omukka ogw'obulamu.