Genesis 7:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi ne galinnya nnyo ku nsi: ensozi zonna empanvu wansi w'eggulu wonna ne zibikkibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amazzi ne gatumbiira nnyo nnyini ku nsi, n’ensozi zonna empanvu wansi w’eggulu lyonna amazzi ne gazibikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amazzi ne gatumbiira nnyo ku nsi; ne gabuutikira ensozi zonna ezaali zisingira ddala obugulumivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amazzi ne gasituka nnyo, ne gabuutikira ensozi ezisingira ddala obugulumivu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amazzi ne gayinza nnyo ku nsi; ensozi zonna empanvu ne zisaanikirwa ezaali wansi w'eggulu lyonna.