Genesis 7:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nsolo zonna ennongoofu ggyamu musanvu musanvu, ensajja n'enkazi yaayo, ate mu nsolo ezitali nnongoofu bbiri bbiri, ensajja n'enkazi yaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Twala ku buli nsolo ennongoofu musanvu musanvu ensajja n’enkazi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku buli nsolo nnongoofu, twalako musanvu musanvu, ensajja n'enkazi. Naye ku zitali nnongoofu, twalako bbiri, ensajja n'enkazi yaayo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku buli nsolo nnongoofu, twalako musanvu musanvu: ensajja n'enkazi. Naye ku zitali nnongoofu, twalako bbiri, ensajja n'enkazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu buli nsolo ennongoofu twala musanvu musanvu ensajja n'enkazi yaayo; era ne mu nsolo ezitali nnongoofu bbiri, ensajja n'enkazi yaayo;