Genesis 7:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bibiri bibiri ne biyingira eri Nowa mu kyombo, ekisajja n'ekikazi nga Katonda bwe yali alagidde Nowa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne biyingira bibiri bibiri ekisajja n’ekikazi eri Nuuwa mu lyato, nga Katonda bwe yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne biyingira ne Nuuwa mu lyato, bibiri bibiri, ekisajja n'ekikazi, nga Katonda bwe yalagira Nuuwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne kubaako ebiyingira ne Noowa mu lyato bibiri bibiri, ekisajja n'ekikazi, nga Katonda bwe yalagira Noowa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bibiri bibiri ne biyingira eri Nuuwa mu lyato, ekisajja n'ekikazi nga Katonda bwe yalagira Nuuwa.