Genesis 8:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Fuluma ekyombo ggwe ne mukazi wo ne batabani bo ne bakaabaana bo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Vva mu lyato, ggwe, ne mukazi wo, ne batabani bo ne bakazi baabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Vva mu lyato, ggwe, ne mukazi wo, n'abaana bo, n'abakazi b'abaana bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Va mu lyato, awamu ne mukazi wo, n'abaana bo, era ne bakazi baabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Va mu lyato, ggwe, ne mukazi wo, n’abaana bo, n'abakazi b'abaana bo, awamu naawe.