Genesis 8:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nowa n'afuluma ne batabani be, ne mukazi we ne bakaabaana be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Nuuwa n’afuluma ne batabani be, ne mukazi we wamu ne bakazi ba batabani be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nuuwa n'afuluma, ne mukazi we, n'abaana be n'abakazi baabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Noowa n'afuluma awamu ne mukazi we, n'abaana be, ne bakazi baabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nuuwa n'afuluma, n'abaana be ne mukazi we n'abakazi b'abaana be awamu naye: