Genesis 8:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi ne gaddirira, ne gagenda nga gakendeera. Ku nkomerero y'ennaku ekikumi mu ataano ne gatandika okukalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’amazzi ne geeyongera okukendeera ku nsi. Ku nkomerero y’ennaku kikumi mu ataano amazzi gaali gakalidde;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
amazzi ne gagenda nga gakendeera mpolampola, okumala ennaku kikumi mu ataano (150)
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
amazzi ne gagenda nga gakendeera mpolampola, okumala ennaku kikumi mu ataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
amazzi ne gadda okuva ku nsi obutayosa: ne gaweebuuka amazzi oluvannyuma ennaku ekikumi mu ataano bwe zaayitawo.