Genesis 8:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe waayitawo ennaku amakumi ana, Nowa n'aggulawo eddirisa lye yali akoze mu kyombo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ennaku amakumi ana Nuuwa n’aggula eddirisa lye yakola ku lyato
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oluvannyuma lw'ennaku ana (40), Nuuwa n'aggulawo eddirisa ery'eryato lye yakola,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe waayitawo ennaku amakumi ana Noowa n'aggulawo eddirisa ly'eryato lye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oluvannyuma lw'ennaku amakumi ana Nuuwa n’asumulula ekituli eky'eryato kye yakola: