Genesis 8:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'asindika nnamuŋŋoona; yagiranga n'afuluma n'adda, okutuusa amazzi ku nsi lwe gaakalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’atuma namuŋŋoona n’agenda nga bw’akomawo okutuusa amazzi lwe gaakalira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'atuma nnamuŋŋoona n'afuluma, n'addiŋŋananga okutuusa amazzi lwe gaakalira ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'atuma nnamuŋŋoona n'agenda ng'abuuka mu bbanga nga bw'adda okutuusa amazzi lwe gaakalira ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'atuma namuŋŋoona n'afuluma n'addiŋŋananga okutuusa amazzi lwe gaakalira ku nsi.