Genesis 9:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe yanywa ku vviini, n'atamiira, ne yeebaka mu weema ye nga teyeebisseeko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’anywa omwenge n’atamiira, ne yeebaka mu weema ng’ali bwereere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'anywa ku mwenge gwalwo ng'ali mu weema ye, bwe yatamiira n'agalamira ng'ali bukunya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yanywa ku mwenge gw'emizabbibu, n'atamiira, n'agalamira mu weema ye ng'ali bwereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'anywa ku mwenge gwalwo, n'atamiira: n'akunamira mu weema ye.