Genesis 9:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaamu kitaawe wa Kanaani bwe yalaba obwereere bwa kitaabwe, n'agenda, n'abuulira baganda be ababiri abaali ebweru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaamu kitaawe wa Kanani n’alaba obwereere bwa kitaawe, n’abuulirako baganda be ababiri abaali ebweru.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaamu, kitaawe wa Kanani, bwe yalaba ensonyi za kitaawe, n'agenda n'abuulira baganda be ababiri abaali ebweru.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Haamu, kitaawe wa Kanaani, bwe yalaba kitaawe ng'ali bwereere, n'agenda abuulira baganda be ababiri abaali ebweru.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kaamu, ye yazaala Kanani, n'alaba ensonyi za kitaawe, n'abuulira baganda be ababiri abaali ebweru.