Genesis 9:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba nti: “Kanaani avumiriddwa. Ku baganda be y'anaabanga omuddu asembayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akolimira ezzadde lya Kaamu n’agamba nti, “Kanani akolimirwe, abeere muddu wa baddu eri baganda be.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Kanani akolimirwe; Anaabanga muddu w'abaddu eri baganda be.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba nti: “Kanaani akolimirwe! Anaabanga muddu wa baganda be.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti, Kanani akolimirwe; Anaabanga muddu w'abaddu eri baganda be.