Genesis 9:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omujjuzi bwe gwaggwa, Nowa n'awangaalayo emyaka emirala bikumi bisatu mu ataano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’amataba Nuuwa yawangaala emyaka emirala ebikumi bisatu mu ataano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nuuwa n'awangaala emyaka bisatu mu ataano (350), amataba nga gamaze okubaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omujjuzo gw'amazzi nga guwedde, Noowa yawangaala emyaka ebikumi bisatu mu ataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nuuwa n'awangaala amataba nga gamaze okubaawo emyaka bisatu mu ataano.