Genesis 9:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka temulyanga ennyama erimu obulamu, kwe kugamba nti erimu omusaayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye toolyenga nnyama ng’ekyalimu omusaayi gwayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ennyama ekyalimu omusaayi temugiryanga kubanga obulamu buli mu musaayi, temugiryanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kye mutaalyenga ye nnyama ekyalimu omusaayi, kubanga obulamu buli mu musaayi. 15:23
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ennyama awamu n'obulamu bwayo, gwe musaayi gwayo, temugiryanga.