Genesis 9:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Buli yenna aliyiwa omusaayi gw'omuntu, n'ogugwe omuntu aliguyiwa; kubanga omuntu Katonda yamukola mu kifaananyi kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Buli anaayiwanga omusaayi gw’omuntu, n’ogugwe gunaayiibwanga, kubanga mu kifaananyi kya Katonda, Katonda mwe yakolera omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli anattanga omuntu naye anattibwanga, kubanga omuntu yatondebwa mu kifaananyi kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli atta omuntu, naye anattibwanga abantu, kubanga omuntu yatondebwa ng'afaanana Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu anaayiwanga omusaayi gw'omuntu, omusaayi gwe guyiyibwenga abantu: kubanga mu kifaananyi kya Katonda mwe yakolera abantu.