Habakkuk 2:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye Omukama ali mu Kiggwa kye ekitukuvu; ensi yonna esiriikirire mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama ali mu yeekaalu ye entukuvu: ensi zonna zisiriikirire mu maaso ge.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama ali mu Yeekaalu ye entukuvu; ensi zonna zisirike mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama ali mu Ssinzizo lye ettukuvu. Abantu bonna ku nsi basirike mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama ali mu yeekaalu ye entukuvu: ensi zonna zibunire mu maaso ge.