Habakkuk 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, atali wa mwoyo mutereevu aligwa, sso omutuukirivu aliba mulamu olw'okukkiriza kwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Laba oyo ow’emmeeme eteri nnongoofu wa kugwa, naye omutuukirivu aliba mulamu olw’obwesigwa bwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba oyo emmeeme ye nga si ngolokofu, aliremererwa, naye omutuukirivu aliba mulamu lwa kukkiriza kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buno bwe bubaka nti: ‘Omwonoonyi talirama. Naye omutuukirivu aliba mulamu lwa kukkiriza kw'alina.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, emmeeme ye yeegulumizizza, si ngolokofu mu ye: naye omutuukirivu aliba mulamu lwa kukkiriza kwe.