Habakkuk 3:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wasambirira ennyanja n'embalaasi zo; n'osiikuula eddubi ery'amazzi amangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Walinnyirira ennyanja n’embalaasi zo, n’otabangula amazzi amangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Walinnyirira ennyanja n'embalaasi zo, Entuumu ey'amazzi ag'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Walinnyirira ennyanja n'embalaasi zo, amayengo ag'amaanyi ne gabimba ejjovu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Walinnya ennyanja n'embalaasi zo, Entuumu ey'amazzi ag'amaanyi.