Habakkuk 3:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
era nze ndisanyukira mu Mukama, ndijaguliza mu Katonda mulokozi wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kyokka ndijaguliza Mukama, ne nsanyukira mu Katonda Omulokozi wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye ndisanyukira Mukama, ndijaguliza Katonda ow'obulokozi bwange
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye era ndisanyuka ne njaguza kubanga Mukama, Katonda, ye Mulokozi wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye ndisanyukira Mukama, Ndijaguliza Katonda ow'obulokozi bwange.