Habakkuk 3:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalaba weema za Kusani nga ziri mu nnaku, ebisulo by'e Midiyaani nga bijugumira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nalaba eweema z’e Kusani nga ziri mu nnaku: n’entimbe ez’ensi ya Midiyaani nga zijugumira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnalaba eweema za Kusani nga ziri mu nnaku; Amagigi ag'ensi ya Midiyaani ne gakankana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nalaba ab'e Kusani nga batidde, n'ab'e Midiyaani nga bakankana!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalaba eweema za Kusani nga zirabye ennaku: Amagigi ag'ensi ya Midiyaani ne gakankana.