Habakkuk 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabikkula omusaale gwo, n'ossa obusaale bungi ku kaguwa Ettaka walyasaamu emigga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wasowolayo akasaale ko, wategeka okulasa obusaale; ensi n’ogyawulayawulamu n’emigga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutego gwo gwasowolerwa ddala; Ebirayiro bye walayirira ebika byali bigambo bya nkalakkalira. (Seera) Ensi wagyasaamu n'emigga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wasowolayo omutego gwo n'oguteekako obusaale okulasa. Ensi wagyasaamu n'ekulukuta emigga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutego gwo gwasowolerwa ddala; Ebirayiro bye walayirira ebika byali kigambo kya nkalakkalira. (Seera) Ensi wagyasaamu n'emigga: