Haggai 1:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ku lunaku olw'amakumi abiri mu ennya olw'omwezi ogwomukaaga, mu mwaka ogwokubiri ogwa Kabaka Dariyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ku lunaku olw’amakumi abiri mu ennya mu mwezi ogw’omukaaga mu mwaka ogwokubiri ogw’okufuga kwa kabaka Daliyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olw'omwezi olw'abiri mw'ennya, mu mwezi ogw'omukaaga mu mwaka ogwokubiri, ogwa Daliyo kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku lunaku olw'amakumi abiri mu ennya, olw'omwezi ogw'omukaaga, mu mwaka ogwokubiri, nga Dariyo ye kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku lunaku olw'omwezi olw'amakumi abiri mu nnya, mu mwezi ogw'omukaaga mu mwaka ogw'okubiri ogwa Daliyo kabaka.