Haggai 1:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ekigambo ky'Omukama ne kijja nga kiyita mu Aggayi omulanzi nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Kaggayi nga kyogera nti;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijja eri nnabbi Kaggayi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama kyeyava ayogerera mu mulanzi Haggayi ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira mu Kaggayi nnabi nga kyogera nti