Haggai 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno Omukama w'Amagye kino ky'agamba: Mwekkaanye amakubo gammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, “Mweddeko ku neeyisa yammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti, “ Mulowooze amakubo gammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano mulabe ebibatuuseeko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti Mulowooze amakubo gammwe.