Haggai 2:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwezi ogwomusanvu, ku lunaku olwabiri mu olumu, ekigambo ky'Omukama ne kijja nga kiyita mu Aggayi omulanzi nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku lunaku olw’amakumi abiri mu olumu mu mwezi ogw’omusanvu, ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Kaggayi nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogwokubiri ogwa Daliyo kabaka, mu mwezi ogw'omusanvu, ku lunaku olw'abiri mw'olumu, ekigambo kya Mukama ne kijja eri Kaggayi nnabbi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olw'amakumi abiri mu olumu, olw'omwezi ogw'omusanvu, mu mwaka ogwo, Mukama era n'ayogerera mu Haggayi omulanzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwezi ogw'omusanvu ku lunaku olw'omwezi olw'amakumi abiri mu lumu ekigambo kya Mukama ne kijjira mu Kaggayi nnabbi nga kyogera nti