Haggai 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwabiri mu ennya olw'omwezi ogwomwenda, mu mwaka ogwokubiri ogwa kabaka Dariyo ekigambo ky'Omukama ne kijjira Aggayi omulanzi nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku lunaku olw’amakumi abiri mu ennya olw’omwezi ogw’omwenda mu mwaka ogwokubiri ogw’okufuga kwa Daliyo, ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Kaggayi nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olw'abiri mw'ennya (24) olw'omwezi ogw'omwenda mu mwaka ogwokubiri, ogwa Daliyo, ekigambo kya Mukama ne kijja eri Kaggayi nnabbi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olw'amakumi abiri mu ennya, olw'omwezi ogw'omwenda, mu mwaka ogwokubiri, nga Dariyo ye kabaka, Mukama era n'ayogera ne Haggayi omulanzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'amakumi abiri mu nnya olw'omwezi olw'omwenda mu mwaka ogw'okubiri ogwa Daliyo ekigambo kya Mukama ne kijjira mu Kaggayi nnabbi nga kyogera nti