Haggai 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama w'Amagye kino ky'agamba: Buuza bakabona etteeka kye ligamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’atyo bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, ‘Buuza bakabona etteeka kye ligamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti, Buuza nno bakabona baasalewo ku kibuuzo kino,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Nnannyinimagye n'agamba nti: “Buuza bakabona basalewo ku nsonga eno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti Buuza nno bakabona eby'amateeka ng'oyogera nti