Haggai 2:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byonna bye mwakola nabikuba ne nnabbambula, okugengewala, n'omuzira, naye era temwakomawo gye ndi, Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nakolimira emirimu gyonna egy’emikono gyammwe n’okugengewala n’obukuku, n’omuzira, naye ne mutakyuka kudda gye ndi,’ bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakuba n'okugengewala n'obukuku n'omuzira mu mulimu gwonna ogw'emikono gyammwe, era naye temwankyukira.” Bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nababonereza nga nsindika okugengewala n'obukuku n'omuzira mu birime byammwe byonna, naye era temwakyuka kudda gye ndi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nabakuba n'okugengewala n'obukuku n'omuzira mu mulimu gwonna ogw'emikono gyammwe; era naye temwankyukira, bw'ayogera Mukama.