Haggai 2:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate ekigambo ky'Omukama ne kijjira Aggayi omulundi ogwokubiri, ku lunaku olwabiri mu ennya olw'omwezi nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira Kaggayi omulundi ogwokubiri ku lunaku olw’amakumi abiri mu ennya olw’omwezi ogwo nga kigamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijja eri Kaggayi omulundi ogwokubiri ku lunaku olw'abiri mw'ennya olw'omwezi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwo, olw'amakumi abiri mu ennya olw'omwezi, Mukama n'awa Haggayi obubaka omulundi ogwokubiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira Kaggayi omulundi ogw'okubiri ku lunaku olw'amakumi abiri mu nnya olw'omwezi nga kyogera nti