Haggai 2:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Zerubabbeli owessaza mu Yuda nti: ‘Nzija kuyuuguumya eggulu n'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tegeeza Zerubbaberi gavana wa Yuda nti ndikankanya eggulu n’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yogera ne Zerubbaberi owessaza lya Yuda omugambe nti, Nja kukankanya eggulu n'ensi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
agambe Zerubabbeeli, omufuzi wa Buyudaaya nti: “Nja kukankanya eggulu n'ensi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogera ne Zerubbaberi owessaza lya Yuda ng'oyogera nti Ndikankanya eggulu n'ensi;