Haggai 2:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama w'Amagye kino ky'agamba: Mu kabanga katono nzija kuyuuguumya eggulu n'ensi n'ennyanja n'olukalu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’atyo bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, ‘Mu bbanga eritali ly’ewala ndikankanya eggulu n’ensi, n’ennyanja n’olukalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye, nti, Ekyasigaddeyo omulundi gumu, ekiseera kitono, nkankanye, eggulu n'ensi n'ennyanja n'olukalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Esigadde ekiseera kitono, nkankanye eggulu n'ensi, n'ennyanja n'olukalu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye, nti Ekyasigaddeyo omulundi gumu, ekiseera kitono, nkankanye eggulu n'ensi n'ennyanja n'olukalu;