Hebrews 1:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate nti: “Ayi Mukama, mu kusookera ddala wabangawo ensi, n'eggulu mulimu gwa mikono gyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayongera n’agamba nti, “Mukama ku lubereberye wassaawo omusingi gw’ensi, era n’eggulu mirimu gwa mukono gwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ayongera n'agamba nti, “Ggwe, Mukama, ku lubereberye wassaawo emisingi gy'ensi, N'eggulu mulimu gwa mikono gyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era agamba nti: “Ggwe, Mukama, mu kusooka watonda ensi, n'eggulu ggwe walikola wennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nti Ggwe, Mukama, ku lubereberye wassaawo emisingi gy'ensi, N'eggulu mulimu gwa mikono gyo: