Hebrews 1:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo birizikirira, naye ggwe osigalawo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo biriggwaawo, naye ggwe olibeerera emirembe gyonna, era byonna birikaddiwa ng’ekyambalo bwe kikaddiwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo biriggwaawo; naye ggwe oli wa lubeerera; N'ebyo byonna birikaddiwa ng'ekyambalo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byo biriggwaawo, naye ggwe oli wa lubeerera. Byonna birikaddiwa ng'ekyambalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo biriggwaawo; naye ggwe oli wa lubeerera: N'ebyo byonna birikaddiwa ng'ekyambalo;