Hebrews 1:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna egyo si myoyo egikola ogw'obuweereza egy'atumibwa olw'abo ab'okusikira obulokofu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bamalayika bonna, myoyo egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bamalayika bonna si gy'emyoyo egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale bamalayika bonna, si gye myoyo egiweereza Katonda, gy'atuma okuyamba abo ab'okulokolebwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna si gy'emyoyo egiweereza, nga gitumibwa okuweereza olw'abo abagenda okusikira obulokozi?