Hebrews 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate era bw'aba ayingiza Omwana we omuggulanda mu nsi, agamba nti: “Bamalayika ba Katonda bonna bamusinze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nate bw’aleeta Omwana we omubereberye mu nsi, agamba nti, “Bamalayika ba Katonda bonna bamusinzenga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate bw'aleeta omubereberye mu nsi, ayogera nti, “Era bamalayika ba Katonda bonna bamusinzenga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ate Katonda bwe yali ng'ali kumpi okutuma mu nsi Omwana we omuggulanda, yagamba nti: “Bamalayika ba Katonda bonna bamusinzenga.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate bw'aleeta omubereberye mu nsi, ayogera nti Era bamalayika ba Katonda bonna bamusinzenga.