Hebrews 10:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Mwoyo Mutuukirivu atukakasa, kubanga ng'amaze okugamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwoyo Mutukuvu naye akikakasa bw’ayogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'Omwoyo Omutukuvu ye mujulirwa gyetuli: kubanga bw'amala okwogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne Mwoyo Mutuukirivu kino akitutegeeza. Asooka n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'Omwoyo Omutukuvu ye mujulirwa gye tuli: kubanga bw'amala okwogera nti