Hebrews 10:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, abooluganda, tulina obwesige nti tuyinza okuyingira mu Kitukuvu olw'omusaayi gwa Kristu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale abooluganda nga bwe tulina obuvumu okuyingira mu Watukuvu w’Awatukuvu olw’omusaayi gwa Yesu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ab'oluganda, nga bwe tulina obugumu okuyingira mu kifo ekitukuvu olw'omusaayi gwa Yesu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale abooluganda, kaakano tuyinza okuyingira mu Kifo Ekitukuvu nga tetulina kutya, kubanga Kristo yafa ku lwaffe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale ab'oluganda, bwe tulina obugumu okuyingira mu kifo ekitukuvu olw'omusaayi gwa Yesu,