Hebrews 10:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kubanga wasigadde akabanga katono oli ow'okujja ajje, tajja kulwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wasigadde akaseera katono nnyo, oyo ow’okujja ajje era talirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kubanga wakyasigaddeyo akaseera katono nnyo, Ajja alituuka, so talirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wasigadde akaseera katono nnyo, oyo ow'okujja, ajje, era talirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga wakyasigaddeyo akaseera katono nnyo, Ajja alituuka, so talirwa.