Hebrews 10:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ffe tetuli mu abo abakuba akaddannyuma ne tuzikirira, naye mu abo abakkiriza ne tusigaza emyoyo gyaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ffe tetuli ba kudda mabega mu kuzikirira, wabula tulina okukkiriza okunywevu okutuleetera okulokoka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ffe tetuli mu abo abadda emabega mu kuzikirira, naye tuli mu abo abakkiriza okulokola obulamu bwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ffe tetuli mu abo abadda emabega, ne bazikirira, wabula tuli mu abo abakkiriza, ne balokolebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ffe tetuli ba kudda nnyuma mu kuzikirira, naye tuli ba kukkiriza olw'okulokola obulamu.