Hebrews 11:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okukkiriza, Yizaake kyeyava awa omukisa Yakobo ne Ezawu ogw'ebyo ebyali bikyali mu maaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’okukkiriza ebyo ebyali bigenda okubaawo, Isaaka yasabira Yakobo ne Esawu omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okukkiriza Isaaka yasabira omukisa Yakobo ne Esawu, mu bigambo ebyali bigenda okujja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okukkiriza, kwe kwasobozesa Yisaaka okusabira Yakobo ne Esawu omukisa mu ebyo ebyali bigenda okujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'okukkiriza Isaaka yasabira omukisa Yakobo ne Esawu, era mu bigambo ebyali bigenda okujja.